1. 1

    Eddy Kenzo - Tweyagale

  2. 2

    Eddy Kenzo - Sitya Loss

  3. 3

    Eddy Kenzo - Mariaroza

  4. 4

    Eddy Kenzo - Addicted

  5. 5

    Eddy Kenzo - Jambole

  6. 6

    Eddy Kenzo - Mbuuza

Mbuuza

Eddy Kenzo

Oh uh
(A Geosteady Geosteady in a riddim)
Uh uh
(Open Vibes how we run the league)
Oh uh
(Jose Pro Avie Records)

I know you look so fine
Manya ndi mu love nawe
Baby you're my size
Omukwano gwo gwe gubusa ebiwundo

Omutima ogufumisa kakondo
Omegula nga akubisa ennyondo
Ne kati yegwe awangula (oh oh)
Kuba yegwe asaanira

Bw'ondeka kaba nzijuza ennyanja
Ndowooreza mitala wa mayanja
Nsota, nsamba, mbabula essanjja
Wabula ontunuza matanda

Mbuza, mbuza mbuza
Ku matooke g'olina bwompa ekiwagu ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Mbuza, mbuza mbuza
Ku kasooli gwenima bwenkuwa empeke ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Naye simanyi, the kind of magic you got yeah
Kati onfudde w'ekimali, bali ba mpale bituli
Nze akuletera obumuli, nsiba mbuza mbuza

Ebiri eyo, oba by'ebiri eno?
Wafuka tuzzi tunyogoga
Neyogeza nga gwebaloga
Laba nzena mezze endali

Olwokuba gwe Annet (Anna)
Omaazeko zi battery (oh, oh oh oh)

Mbuza, mbuza, mbuza mbuza (ih ih)
Mbuza, mbuza mbuza
Ku matooke g'olina bwompa ekiwagu ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Mbuza, mbuza mbuza
Ku kasooli gwenima bwenkuwa empeke ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Oh uh
Uh uh
Oh uh (Jose Pro Avie Records)

Buli lwe nkukowola owuna
Olw'okuba oli mwana wa Haruna
Ebyange byenkola hapana
Hakuna mchezo, ninya mu suuna

Kati gwe gwempana, bwenvawo, ye ani alikuwana?
Nze bino byenfumba
Sibilya wabigana okujja uh
Kati gwe gwempana

Bibuuzo bye mbuuza
Kati gwe gwenjagala, no-no no no
My girl, my girl this a question fi yuh
My girl, this a question fi yuh

My girl, my girl this a question fi yuh
Oh-oh oh wo, my love oh

Mbuza, a Geosteady run-ni-ning
Mbuza, mbuza mbuza
Ku matooke g'olina bwompa ekiwagu ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Mbuza, mbuza mbuza
Ku kasooli gwenima bwenkuwa empeke ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza

Mbuza, mbuza mbuza
Ku kasooli gwenima bwenkuwa empeke ofa?
Mbuza mbuza (eh eh)
Mbuza, mbuza (mbuza)

Playlists relacionadas Ver mais playlists

Momentos

O melhor de 3 artistas combinados